Luganda
stringlengths 3
854
| English
stringlengths 2
1.02k
|
---|---|
Abaana abakolere mu bucupa | IVF |
Okuwakisa mu bucupa | IVF |
Abaana abakolere mu bucupa | In Vitro Fertilisation |
Okuwakisa mu bucupa | In Vitro Fertilisation |
Kasalabbuto | Bariatric Surgery |
kubembula masavu | Bariatric Surgery |
Ssweeta ey鈥檕mulembe | Modular Operation Theatre |
Ebyamannyo | Dental |
Ebitanda okuzaalirwa | LDR Suits |
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya | LDR Suits |
Ebitanda okuzaalirwa | Labor Suits |
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya | Labor Suits |
Ebitanda okuzaalirwa | delivery suits |
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya | delivery suits |
Ebitanda okuzaalirwa | recovery suits |
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya | recovery suits |
Enzijanjaba ezuukusa ebitundu obusimu | Occupational Therapy |
Enzijanjaba ezuukusa ebitundu by鈥檕busimu | Occupational Therapy |
Lukebera | Pathology |
Okusannyalala | Stroke |
Situlooko | Stroke |
Akasaayi kitukutwe | Thrombosis |
Akasaayi akeetukutukidde mu musuwa | Thrombosis |
Akatole k鈥檕musaayi mu musuwa | Thrombosis |
Akasaayi sirombooso | Thrombosis |
Okusannyalaza | Anaesthesia |
Okusannyalazaako ekitundu | Epidural |
Okusannyalazaako ekitundu | regional anaesthesia |
Omukazi eyalongoosebwamuko omwana okuzaala omulala nga talongooseddwa | Vaginal Birth After Caesarean |
Ssaayansi w鈥檈ndwadde z鈥檈nsigo | Nephrology |
Okulongoosa omusaayi oguli mu mubiri n鈥檈byuma | Haemodialysis |
Okulongoosa omusaayi n鈥檃kabubi k鈥檕mu lubuto | Continuous Ambulatory Peritoneal Dialysis |
Olulibaliba | Peritoneum |
Obutwa mu mubiri | Toxins |
Okusimbuliza ekitundu ky鈥檕mubiri | Transplantation |
Okusimbuliza omutima | Heart transplant |
Okusimbuliza ensigo | Kidney transplant |
Okumenyaamenya emmere | Metabolism |
Ebiriisa kazimbamubiri | Proteins |
Ebiriisa kawamaanyi | Carbohydrates |
Katuggululabinywa | Creatine |
Ebisigala bya kataggululabinywa | Creatinine |
Ebipimo by鈥檈ntujja y鈥檕mutima ogukuba ennyo | Systolic blood pressure readings |
Ebipimo by鈥檈ntujja y鈥檕mutima oguwummudde | Diastolic blood pressure readings |
Entujja y鈥檕mutima esinga okuba waggulu | Systolic pressure |
Entujja y鈥檕mutima esinga okuba wansi | Diastolic pressure |
Katanywaddagala | Naturopathy |
Kaanikandwadde | Homeopathy |
Obusibage | Immune system |
Kalwanyisandwadde | Immune system |
engabo y鈥檈ndwadde | Immune system |
Kattabusibage | HIV |
Kattabusibage | Human Immunodeficiency Virus |
Kattabulumi | Endorphins |
Eddagala kasirisabulumi | Analgesic |
Obutalumwa | Analgesia |
Amaaso okuyimbaala olwa kompyuta | Computer Vision syndrome |
Eddookooli | Thyroid gland |
Endwadde y鈥檈ddookooli | Goitre |
Kazimbyaddookooli | Goitre |
Endagabujjanjabi | Prescription |
Ayodiini w鈥檈ddookooli | Radioiodine |
Kkansa omusirikitu | Microcarcinomas |
kookolo omusirikitu | Microcarcinomas |
Kookolo omunene | Macrocarcinomas |
Kkansa omunene | Macrocarcinomas |
Yinsuliini | Insulin |
Kizuuzi w鈥檈ndwadde | Biopsy |
Kawagamubiri w鈥檈ddookooli | Levothyroxine |
Nnamusuna | German measles |
Kawaali | Small pox |
Olukusense | Measles |
Omulangira | Measles |
Amakebe | Sebaceous glands |
Ekibondo kanyirizalususu | Sebaceous glands |
Kyenvu w鈥檈ggi | Retinol |
Ebiriisa bya vitamiini A | Retinoid |
Okwokebwa abalongo | VITILIGO |
Okwokebwa abalongo | Leucoderma |
Kookolo w鈥檕lususu | Carcinoma |
Endwadde y鈥檈bipaapi | Eczema |
Kabootongo | Syphillis |
Katabuladdagala | Chemist |
Omutabuzi w鈥檈ddagala | Chemist |
Mukugu mu nkozesa y鈥檈ddagala | Pharmacist |
Kagabaddagala | Dispenser |
Puleesa eya waggulu | Hypertension |
Amaaso okuyimbaala | Age related macular degeneration |
Omukozi wa gaalubindi | Optician |
Kakolagaalubindi | Optician |
Firimu y鈥檈riiso | Retina |
Endabirabi y鈥檃maaso | Macula |
Endabiso y鈥檃maaso | Macula |
Akayuuya | Sickle |
Omuyuuya | Sickler |
Olubuto okwesiba | Constipation |
Okupiripiisa | Enema |
Obulemu obuzaale | Congenital |
Ebizimba ebirimu kawuuzi | Multiple Sclerosis |
Obucuuzicuuzi bw鈥檕mubiri | Prostaglandins |